2 Samuel 23:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwoyo w'Omukama yayogerera mu nze, n'ebigambo bye byandi ku lulimi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omwoyo wa Mukama yayogerera mu nze, ekigambo kye kyali mu kamwa kange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwoyo gwa Mukama gwogerera mu nze, Ekigambo kye kiri ku lulimi lwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwoyo wa Mukama ayogerera mu nze; ekigambo kye kiri ku lulimi lwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwoyo gwa Mukama gw'ayogerera mu nze, Ekigambo kye ne kiba ku lulimi lwange.