2 Samuel 23:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asa-Eli muganda wa Yowabu yali mu Makumi Asatu. Elukanani mutabani wa Dodo ow'e Beteleemu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu makumi asatu mwe mwali: Asakeri muganda wa Yowaabu, Erukanani mutabani wa Dodo ow’e Besirekemu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalala ku basajja asatu (30) be bano: Asakeri muganda wa Yowaabu; Erukanani mutabani wa Dodo Omubesirekemu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Asaheeli muganda wa Yowaabu, Eluhanani, mutabani wa Dodo ow'e Betilehemu, Samma Omuharodi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Asakeri muganda wa Yowaabu yali wa ku makumi asatu abo: Erukanani mutabani wa Dodo Omubesirekemu;