2 Samuel 23:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda wa Yisirayeli yayogera, Olwazi lwa Yisirayeli yaŋŋamba: ‘Afuga abantu mu butuukirivu, afuga ng'atya Katonda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda wa Isirayiri yayogera, olwazi lwa Isirayiri yaŋŋamba nti, ‘Omuntu bw’afuga n’obutuukirivu, n’afugira mu kutya Katonda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda wa Isiraeri yayogera, Lwazi lwa Isiraeri yaŋŋamba; Omuntu afuga abantu n'obutuukirivu, Afuga ng'atya Katonda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda wa Yisirayeli yayogera, omukuumi wa Yisirayeli yaŋŋamba nti: “Oyo afugisa abantu amazima, afuga ng'atya Katonda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda wa Isiraeri yayogera, Lwazi lwa Isiraeri yaŋŋamba: Omuntu afuga abantu n'obutuukirivu, Afuga ng'atya Katonda,