2 Samuel 23:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ali ng'ekitangaala kya mmambya ng'asala ng'eggulu tekuli bire, ng'ekitangaala ekijja ng'enkuba ekedde, ekimerusa omuddo mu ttaka.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ali ng’ekitangaala eky’oku makya, enjuba ng’evaayo ku ggulu nga tekuli bire, obudde nga butangaala oluvannyuma lw’enkuba okukya ereetera omuddo okuvaayo mu ttaka.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ali ng'akasana k'oku makya, ak'enjuba ng'evaayo, Akaaka ku ggulu okutali bire; ne katangalijja ku muddo, enkuba ng'ekedde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ali ng'akasana k'oku makya ak'enjuba ng'evaayo akaaka ku ggulu okutali bire; ne katangalijja ku muddo enkuba ng'ekedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aliba ng'omusana gw'enkya, enjuba bw'evaayo, Obudde obw'enkya obutaliiko bire; Omuddo omugonvu (bwe guva) mu ttaka, Olw'okwaka okutangalijja enkuba ng'ekedde.