2 Samuel 24:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'ayambuka ng'Omukama bwe yali amulagidde ng'ayita mu Gaadi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’agondera ebiragiro bya Mukama Katonda bye yayisa mu Gaadi, n’ayambuka ku gguuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'agenda nga Mukama bwe yalagira nga ayita mu Nnabbi Gaadi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'agenda nga Mukama bwe yalagira ng'ayita mu Gaadi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'ayambuka nga Gaadi bwe yayogera nga Mukama bwe yalagira.