2 Samuel 24:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bamaze okuyitaayita mu nsi yonna badda e Yeruzaalemu nga wayise emyezi mwenda n'ennaku amakumi abiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo oluvannyuma olw’okuyitaayita mu nsi yonna omulimu nga bagukoledde emyezi mwenda n’ennaku amakumi abiri, ne baddayo e Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baamala okuyitaayita mu nsi yonna, ne bakomawo e Yerusaalemi nga wayise emyezi mwenda n'ennaku abiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne baddayo mu Yerusaalemu nga bayise mu kitundu ekyo kyonna, okumala emyezi mwenda n'ennaku amakumi abiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baamala okuyitaayita mu nsi yonna, ne bajja e Yerusaalemi emyezi mwenda ko ennaku abiri nga giyiseewo.