2 Samuel 3:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okuggya obwakabaka ku nnyumba ya Sawulo, n'okunyweza nnamulondo ya Dawudi ku Yisirayeli ne ku Yuda okuva ku Daani okutuuka ku Beeriseba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okuggya obwakabaka ku nnyumba ya Sawulo, n’okunyweza entebe ey’obwakabaka eya Dawudi okufuga Isirayiri ne Yuda okuva ku Ddaani okutuuka e Beeruseba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okuggya obwakabaka ku nnyumba ya Sawulo, n'okusimba entebe ya Dawudi okufuga Isiraeri ne Yuda, okuva ku Ddaani okutuuka e Beeruseba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nti aliggya obwakabaka ku b'ennyumba ya Sawulo, n'afuula Dawudi kabaka wa Yisirayeli ne Yuda, okuva ku Daani okutuuka e Beruseba!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okuggya obwakabaka ku nnyumba ya Sawulo, n'okusimba entebe ya Dawudi okufuga Isiraeri ne Yuda, okuva ku Ddaani okutuuka e Beeruseba.