2 Samuel 3:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yisi-Boseti n'alagira ne bamuggya ku bbaawe Palutyeli, mutabani wa Layisi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago Isubosesi n’alagira, bamuggye ku bba Palutiyeri mutabani wa Layisi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Isubosesi n'atumya Mikali, n'amuggya ku bba Palutieri mutabani wa Layisi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yisiboseti n'atumya Mikali, n'amuggya ku bba Palutiyeli mutabani wa Layisi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Isubosesi n'atuma n'amuggya ku bba, ye Palutieri mutabani wa Layisi.