2 Samuel 3:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka yakungubagira Abuneri, n'agamba nti: “Ddala Abuneri yali ateekwa okufa ng'abasiru bwe bafa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka n’akungubagira Abuneeri, ng’agamba nti, “Abuneeri teyandifudde ng’omusirusiru bw’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'akungubagira Abuneeri n'ayogera nti, “Abuneeri yandifudde ng'omusirusiru bw'afa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'akungubagira Abuneeri ng'agamba nti: “Abuneeri yandifudde ng'omusirusiru bw'afa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'akungubagira Abuneeri n'ayogera nti Abuneeri yandifudde ng'omusirusiru bw'afa?