2 Samuel 3:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
owookuna Adoniya mutabani wa Kaggiti; owookutaano Sefatiya mutabani wa Abitali,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’owookuna yali Adoniya eyazaalibwa Kaggisi, n’owokutaano yali Sefatiya eyazaalibwa Abitali;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'okuna ye Adoniya, nga nnyina ye Kaggisi; ow'okutaano ye Sefatiya, nga nnyina ye Abitali;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Owookuna ye Adoniya, nnyina nga ye Haggiti. Ow'okutaano ye Sefatiya, nnyina nga ye Abitaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ow'okuna Adoniya mutabani wa Kaggisi; n'ow'okutaano Sefatiya mutabani wa Abitali;

Recommended Reading