2 Samuel 3:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'owoomukaga Yiturewamu owa Egula muka Dawudi; abo be baazaalirwa Dawudi e Keburoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ow’omukaaga yali Isuleyamu, eyazaalibwa Egula mukyala wa Dawudi. Abo be baazaalirwa Dawudi mu Kebbulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'omukaaga ye Isuleyamu, nga nnyina ye Egula mukazi wa Dawudi. Abo Dawudi be yazaalira e Kebbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ow'omukaaga ye Yitireyaamu, nnyina nga ye Egula muka Dawudi. Abo be baazaalirwa Dawudi e Heburooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ow'omukaaga Isuleyamu, owa Egula mukazi wa Dawudi. Abo be baazaalirwa Dawudi e Kebbulooni.