2 Samuel 3:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda akole bw'atyo Abuneri, ate asinze nawo, singa sikolera Dawudi Omukama bye yamulayirira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda akole Abuneeri bw’atyo n’okukirawo, bwe siituukirize ekyo Mukama kye yalayirira Dawudi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze Abuneeri, Katonda anzitte, bwe sirituukiriza ekyo Mukama kyeyalayirira Dawudi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze Abuneeri, Katonda ankube era anzite bwe sirituukiriza ekyo Mukama kye yalayirira Dawudi
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda akole bw'atyo Abuneeri n'okukirawo, bwe sirikolera ddala Dawudi nga Mukama bwe yamulayirira;