2 Samuel 5:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebika byonna ebya Yisirayeli ne bijja ewa Dawudi mu Keburoni ne bagamba nti: “Tuutuno tuli ba magumba go na ba nnyama yo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebika byonna ebya Isirayiri ne bigenda eri Dawudi e Kebbulooni, ne boogera nti, “Laba, tuli mubiri gwo era musaayi gwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ebika byonna ebya Isiraeri ne bajja eri Dawudi e Kebbulooni, ne bamugamba nti, “Tuli ba luganda era ba musaayi gumu naawe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ab'omu Bika bya Yisirayeli byonna ne bajja eri Dawudi mu Heburooni ne bamugamba nti: “Tuli baaluganda era ba musaayi gumu naawe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ebika byonna ebya Isiraeri ne bajja eri Dawudi e Kebbulooni, ne boogera nti Laba, tuli magumba go era mubiri gwo.