2 Samuel 5:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mannya g'abo abaamuzaalirwa e Yeruzaalemu: Sammuwa, Sobabu, Natani ne Solomoni;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amannya g’abo abaamuzaalirwa mu Yerusaalemi gaali Sammuwa, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gano ge mannya g'abaana Dawudi be yazaalira e Yerusaalemi; Sammuwa ne Sobabu ne Nasani ne Sulemaani,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gano ge mannya g'abaana, be yazaalira mu Yerusaalemu: Sammuwa, ne Sobabu, ne Natani, ne Solomooni, ne
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era gano ge mannya g'abo abaamuzaalirwa mu Yerusaalemi; Sammuwa ne Sobabu ne Nasani ne Sulemaani,