2 Samuel 5:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi ne yeebuuza ku Mukama, ye n'amwanukula nti: “Toyambuka, wabula beetooloole ng'obava emabega waabwe obalumbire mu maaso g'emiti gya balusaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi bwe yeebuuza ku Mukama, n’amuddamu nti, “Tobatabaalirawo, naye beetooloole, obalumbe ng’obafuluma mu maaso g’emitugunda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Dawudi n'addamu okubuuza Mukama. Mukama n'amuddamu nti, “Tobalumbira wano; weetooloole odde emabega waabwe obalumbe ng'osinziira mu maaso g'emitugunda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Dawudi n'addamu okubuuza Mukama. Mukama n'amuddamu nti: “Tobalumbira wano. Weetooloole odde emabega waabwe, obalumbe ng'osinziira mu maaso g'emitugunda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi bwe yabuuza Mukana n'ayogera nti Toyambuka: weetooloole ennyuma waabwe obafulume mu maaso g'emitugunda.