2 Samuel 5:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi we yatandikira okufuga ng'alina emyaka amakumi asatu; yafugira emyaka amakumi ana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi we yatanulira okuba kabaka yalina emyaka amakumi asatu; n’afugira emyaka amakumi ana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi weeyafuukira kabaka yali awezezza emyaka asatu (30), n'afugira emyaka ana (40).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi we yafuukira kabaka wa Yisirayeli, yali aweza emyaka amakumi asatu, n'afuga Yisirayeli emyaka amakumi ana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi yali yaakamaze emyaka asatu bwe yatanula okufuga, n'afugira emyaka ana.