2 Samuel 5:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Dawudi n'awamba ekigo kya Siyoni, kye Kibuga kya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Dawudi n’awamba ekigo kya Sayuuni, ky’ekibuga kya Dawudi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyokka Dawudi n'awamba ekigo eky'e Sayuuni; ne kifuuka ekibuga kya Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Dawudi n'awamba ekigo ky'e Siyooni, ne kifuuka Ekibuga kya Dawudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye Dawudi n'amenya ekigo kye Sayuuni; ekyo kye kibuga kya Dawudi.