2 Samuel 6:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi ate n'akuŋŋaanya abasajja abalondobe mu Yisirayeli emitwalo esatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’akuŋŋaanya nate abasajja abaawera emitwalo esatu be yalonda mu Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'akuŋŋaanya abasajja bonna abaalondebwa mu Isiraeri emitwalo esatu (30,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'akuŋŋaanya wamu nate abasajja bonna abaalondebwa mu Yisirayeli, abawerera ddala emitwalo esatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'akuŋŋaanya nate abasajja bonna abalonde aba Isiraeri, obukumi busatu.