2 Samuel 6:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ssanduuku y'Omukama yali ku kigaali nga Akiyo agikulembeddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’essanduuko ya Katonda kweri, Akiyo ng’agikulembeddemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eyaliko essanduuko ya Katonda, era Akiyo n'akulembera ssanduuko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ekiriko Ssanduuko ya Mukama, nga Ahiyo akulembeddemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bagiggya mu nnyumba ya Abinadaabu eyali ku lusozi n'essanduuko ya Katonda: Akiyo n'akulembera ssanduuko.