2 Samuel 6:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'anyiiga olw'Omukama okumalira obusungu bwe ku Wuzza; ekifo ekyo ne kiyitibwa Perezi-Wuzza n'okutuusa ku lunaku lwa leero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’anyiiga kubanga obusungu bwa Mukama bwagwa ku Uzza, n’atuuma ekifo ekyo Peruzuzza, ne leero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'anyiiga kubanga Mukama yabonereza Uzza n'obusungu; n'ayita ekifo ekyo Perezuzza, ne leero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'anyiiga kubanga Mukama yabonereza Wuzza n'obusungu. Okuva olwo ekifo ekyo ne kiyitibwa Perezuzza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'anyiiga kuba Mukama awamatukidde Uzza: n'ayita ekifo ekyo Perezuzza, ne leero.