2 Samuel 6:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'atya Omukama ku olwo, n'agamba nti: “Ssanduuku y'Omukama eneeyingira etya ewange?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku olwo Dawudi n’atya Mukama, n’ayogera nti, “Essanduuko ya Mukama eyinza etya okuleetebwa gye ndi?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'atya Mukama ku lunaku olwo; n'agamba nti, “Essanduuko ya Mukama n'agitwala ntya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwo Dawudi n'atya Mukama, n'agamba nti: “Nnaatwala ntya Ssanduuko ya Mukama ey'Endagaano?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'atya Mukama ku lunaku olwo; n'ayogera nti Essanduuko ya Mukama erijja etya gye ndi?