2 Samuel 7:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye sirimuggyako kisa kyange nga bwe nakiggya ku Sawulo, gwe naggya mu maaso go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye okwagala kwange tekumuvengako, nga bwe kwava ku Sawulo, gwe naggya mu maaso go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye okusaasira kwange tekuumuvengako, nga bwe nnakuggya ku Sawulo, gwe nnaggyawo mu maaso go;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kyokka siirekengayo kumukwatirwa kisa, nga bwe nalekayo okukikwatirwa Sawulo, gwe naggyawo, ggwe olyoke ofuuke kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye okusaasira kwange tekuumuvengako, nga bwe nnakuggya ku Sawulo, gwe nnaggyawo mu maaso go: