2 Samuel 7:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennyumba yo n'obwakabaka bwo biriba binywevu mu maaso gange emirembe gyonna, ne nnamulondo yo eribeera nnywevu emirembe gyonna.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyumba yo n’obwakabaka bwo birifuuka bya nkalakkalira ennaku zonna mu maaso gange, era entebe yo ey’obwakabaka erinywezebwa ennaku zonna.” ’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ennyumba yo n'obwakabaka bwo birifuuka bya nkalakkalira ennaku zonna mu maaso go; entebe yo erinywezebwa ennaku zonna.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ezzadde lyo n'obwakabaka bwo birifuuka bya nkalakkalira emirembe gyonna, mu maaso gange, n'entebe yo ey'obwakabaka erinywezebwa ennaku zonna.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ennyumba yo n'obwakabaka bwo birifuuka bya nkalakkalira ennaku zonna mu maaso go: entebe yo erinywezebwa ennaku zonna.