2 Samuel 7:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natani ebigambo n'abibuulira Dawudi nga bino byonna bwe byali bimugambiddwa, nga bino byonna bwe byali bimubikkuliddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nasani n’ategeeza Dawudi ebigambo byonna eby’okubikkulirwa kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ng'ebigambo ebyo byonna bwe biri n'okwolesebwa okwo kwonna, bw'atyo Nasani bwe yabibuulira Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Natani n'abuulira Dawudi byonna nga Mukama bwe yabimugamba, era nga bwe yabimulaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ng'ebigambo ebyo byonna bwe biri n'okwolesebwa okwo kwonna, bw'atyo Nasani bwe yabuulira Dawudi.