2 Samuel 7:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, ayi Mukama Omuyinza, ggwe oli Katonda, ebigambo byo bya mazima; osuubizza n'omuweereza wo ebirungi bino,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama Katonda, oli Katonda, n’ebigambo byo bya mazima, era omuddu wo omusuubizza ebintu ebirungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nno, ayi Mukama Katonda, ggwe Katonda, n'ebigambo byo mazima, era osuubizizza omuddu wo ekigambo ekyo ekirungi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Era kaakano, Mukama, Afugabyonna, ggwe Katonda; ebigambo byo bya mazima, era osuubizza nze omuweereza wo ebintu ebirungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nno, ai Mukama Katonda, ggwe Katonda, n'ebigambo byo mazima, era osuubizizza omuddu wo ekigambo ekyo ekirungi