2 Samuel 7:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natani n'agamba kabaka nti: “Buli kyonna ekikuli ku mutima, genda okikole, kubanga Omukama ali naawe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nasani n’addamu kabaka nti, “Genda okole ng’omutima gwo bwe gukugamba, kubanga Mukama ali wamu naawe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Nasani n'agamba kabaka nti, “Genda okole byonna ebiri mu mutima gwo; kubanga Mukama ali naawe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Natani n'agamba kabaka nti: “Genda okole ekikuli ku mutima, kubanga Mukama ali wamu naawe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Nasani n'agamba kabaka nti Genda okole byonna ebiri mu mutima gwo; kubanga Mukama ali naawe.