2 Samuel 7:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ekiro ekyo kyennyini, ekigambo ky'Omukama ne kijjira Natani nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiro ekyo ekigambo kya Mukama ne kijjira Nasani nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka ekiro ekyo ekigambo kya Mukama ne kijja eri Nasani nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ekiro ekyo Mukama n'agamba Natani nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka ekiro ekyo ekigambo kya Mukama ne kijjira Nasani nti