2 Samuel 8:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nabyo kabaka Dawudi n'abisingira Omukama, okufaanana ne ffeeza ne zaabu okuva mu mawanga gonna ge yali awangudde bye yali amaze okusingira Omukama:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka Dawudi n’abiwonga eri Mukama, nga bwe yakola effeeza ne zaabu bye yaggya mu mawanga amalala ge yawangula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ebyo kabaka Dawudi n'abiwongera Mukama, wamu ne ffeeza ne zaabu bye yali aggye ku mawanga ge yawangula;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ebyo Kabaka Dawudi n'abiwongera Mukama, wamu ne ffeeza ne zaabu bye yawonga ng'abiggye mu mawanga gonna ge yawamba:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ebyo kabaka Dawudi n'abiwongera Mukama, wamu ne ffeeza ne zaabu gye yawonga gye yaggya ku mawanga gonna ge yawangula;