2 Samuel 8:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebyava mu Aramu, mu Mowabu, mu Bammoni, mu Bafilisitiini, mu Amaleki ne mu munyago gwe yajja ku Adadeezeri mutabani wa Rekobu, kabaka w'e Zoba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amawanga gaali: Busuuli, ne Mowaabu, n’Abamoni, n’Abafirisuuti ne Amaleki; n’awonga n’omunyago gwa Kadadezeri, mutabani wa Lekobu, kabaka w’e Zoba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okuva mu Busuuli, Mowaabu, Abaana ba Amoni, Amaleki ne ku munyago gwa Kadadezeri, mutabani wa Lekobu, kabaka w'e Zoba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
erya Siriya, Mowaabu, Ammoni, Filistiya, ne Amaleki, ne ku munyago gwe yaggya ku Hadadezeri, mutabani wa Rehobu, kabaka w'e Zoba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ku Busuuli ne Mowaabu n'abaana ba Amoni n'Abafirisuuti ne Amaleki ne ku munyago gwa Kadadezeri, mutabani wa Lekobu, kabaka w'e Zoba.