2 Samuel 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era Dawudi yayitimuka lwe yadda ng'amaze okutta Abeedomu omutwalo gumu mu kanaana mu kiwonvu ky'Omunnyu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erinnya lya Dawudi ne litutumuka, bwe yakomawo okuva okutta Abasuuli omutwalo gumu mu kanaana mu kiwonvu eky’Omunnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'ayatikirira n'eyegulira erinnya. Bwe yakomawo n'atta aba Edomu omutwalo gumu mu kanaana (18,000) mu Kiwonvu eky'Omunnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'ayatiikirira bwe yakomawo ng'amaze okutta Abassiriya omutwalo gumu mu kanaana, mu Kiwonvu eky'Omunnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi ne yeefunira erinnya bwe yakomawo ng'amaze okukuba Abasuuli mu Kiwonvu eky'Omunnyo, abasajja kakumi mu kanaana.