2 Samuel 8:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowabu mutabani wa Zeruya nga y'aduumira eggye; Yosafati, mutabani wa Akiludi nga y'akuuma ebyafaayo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omuduumizi w’eggye, Yekosafaati mutabani wa Akirudi nga ye mujjukiza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omukulu w'eggye; ne Yekosafaati mutabani wa Akirudi ye yali omujjukiza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omuduumizi w'eggye ow'oku ntikko, Yehosafaati mutabani wa Ahiluudi, ye yawandiikanga ebyabangawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omukulu w'eggye; ne Yekosaffaati mutabani wa Akirudi ye yali omujjukiza: