2 Samuel 8:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zadoki mutabani wa Akitubu ne Abiyatari mutabani wa Akimeleki nga be bakabona; Seraaya nga ye muwandiisi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zadooki mutabani wa Akitubu ne Akimereki mutabani wa Abiyasaali nga be bakabona, Seroya nga ye muwandiisi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zadoki mutabani wa Akitubu ne Akimereki mutabani wa Abiyasaali be baali bakabona; Seroya ye yali omuwandiisi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zaddooki mutabani wa Ahituubu ne Ahimeleki mutabani wa Abiyataari, be baali bakabona. Seraya ye yali omuwandiisi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Zadoki mutabani wa Akitubu ne Akimereki mutabani wa Abiyasaali be baali bakabona; ne Seroya ye yali omuwandiisi;