2 Samuel 8:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Towu kabaka w'e Kamati bwe yawulira nti Dawudi afufuggazza eggye lyonna erya Adadeezeri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Toyi kabaka w’e Kamasi bwe yawulira nga Dawudi awangudde eggye lyonna erya Kadadezeri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Toyi kabaka w'e Kamasi bwe yawulira nga Dawudi akubye eggye lyonna erya Kadadezeri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toyi kabaka we Hamati bwe yawulira nti Dawudi awangudde eggye lya Hadadezeri lyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Toyi kabaka w'e Kamasi bwe yawulira nga Dawudi akubye eggye lyonna erya Kadadezeri,