2 Samuel 9:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka Dawudi n'amutumyayo mu nnyumba ya Makiri, mutabani wa Ammyeli mu Lo-Debari.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’amutumya, ne bamuleeta okuva mu nnyumba ya Makiri mutabani wa Ammiyeri mu Lodebali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka Dawudi n'atumya Mefibosesi ne bamuggya mu nnyumba ya Makiri mutabani wa Ammiyeri mu Lodebali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka Dawudi n'atumya Mefiboseti, ne bamuleeta nga bamuggya mu nnyumba ya Makiri mutabani wa Ammiyeeli ow'e Lodebari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka Dawudi n'atuma n'amuggya mu nnyumba ya Makiri mutabani wa Ammiyeri mu Lodebali.