2 Samuel 9:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mefiboseti n'avunnama, n'agamba nti: “Nze ani omuweereza wo, ggwe okussa omwoyo ku nze embwa enfu nga nze!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mefibosesi ne yeeyanza n’ayogera nti, “Omuddu wo kye ki, okufaayo ku mbwa enfu nga nze?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne yeeyanza n'ayogera nti, “Omuddu wo nze ani ggwe okundowozaako kubanga ninga embwa enfu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mefiboseti ne yeeyanza, n'agamba nti: “Nze ani omuweereza wo, nze ani gw'olowoozaako, nze ali ng'embwa efudde!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne yeeyanza n'ayogera nti Omuddu wo ye ani ggwe okutunuulira embwa enfu nga nze bwe ndi?