2 Thessalonians 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ekyo kituufu Katonda okukola, okusasuza n'okubonaabona abo abababonyaabonya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ate ng’abo ababanyigiriza alibabonereza nga bwe kibagwanidde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuba ddala kya nsonga eri Katonda okubasasula okubonaabona abo abababonyaabonya,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda mwenkanya, alibonereza abo abababonyaabonya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
oba nga kya nsonga eri Katonda okubasasula okubonaabona abababonyaabonya,