2 Thessalonians 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'awa ekibonerezo abo abatamanyi Katonda n'abalala abagaana okugondera Evangili ya Mukama waffe Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mu muliro ogwaka, n’abonereza abo abatamanyi Katonda era abajeemera Enjiri ya Mukama waffe Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aliwalana eggwanga ku abo abatamanyi Katonda, n'abo abatagondera njiri ya Mukama waffe Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Walibaawo n'omuliro ogwaka, abonereze abo abatamanyi Katonda, n'abo abagaana okukkiriza Amawulire Amalungi aga Mukama waffe Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu muliro ogwaka, ng'awalana eggwanga abatamanyi Katonda, n'abo abatagondera njiri ya Mukama waffe Yesu: