2 Thessalonians 2:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda kyava abasindikira okubuzibwabuzibwa okw'amaanyi bakkirize ekitali kituufu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda kyava abawaayo eri okubuzibwabuzibwa okw’amaanyi bakkirize eby’obulimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda kyava abasindikira okukyamya okw'amaanyi, bakkirize eby'obulimba,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda kyava abaleka okubuzibwabuzibwa, bakkirize eby'obulimba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda kyava abasindikira okukyamya okukola, bakkirize eby'obulimba: