2 Thessalonians 2:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baleme kubawubisa; kubanga lwo okutuuka walisookawo kwabulira ddiini n'okulabika kw'omubi, ow'okuzikirira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu yenna tabalimbalimbanga mu ngeri yonna; kubanga okuggyako ng’obujeemu busoose okujja, n’omuntu oli ow’obujeemu, omwana w’okuzikirira ng’amaze okulabisibwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu yenna tabalimbanga mu kigambo kyonna kyonna; kubanga olunaku olwo terulijja wabula ng'okwawukana kuli kumaze kubaawo, era omuntu oli ow'okwonoona nga alimala okubikkulwa, omwana w'okuzikirira,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temukkirizanga muntu n'omu kubabuzaabuza, kubanga olunaku olwo terulituuka ng'okujeemera Katonda tekunnabaawo, era omuntu omwonoonyi, ow'okuzikirira alimala kulabika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
omuntu yenna tabalimbanga mu kigambo kyonna kyonna: kubanga olunaku olwo terulijja wabula ng'okwawukana kuli kumaze kubaawo, era omuntu oli ow'okwonoona nga alimala okubikkulwa, omwana w'okuzikirira,