2 Thessalonians 2:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okujja kw'omubi kulirabika n'ebikolwa bya Sitaani eby'amaanyi ko n'obubonero n'ebyewuunyo ebigingeginge,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu oyo alijjira mu maanyi ga Setaani gonna n’akola obubonero n’eby’amagero, eby’obulimba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye okujja kw'oyo atakwata mateeka, olw'okukola kwa Setaani kulijja n'amaanyi gonna n'obubonero n'eby'amagero eby'obulimba,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omubi oyo aleetebwa Sitaani, alijja n'akola n'amaanyi mangi ebyamagero ebya buli ngeri, n'ebyewuunyo eby'obulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye okujja kw'oyo kuli mu kukola kwa Setaani n'amaanyi gonna n'obubonero n'eby'amagero eby'obulimba,