2 Thessalonians 3:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tuli bakakafu ku mmwe mu Mukama nti mukola era mujja kukolanga bye twabalagira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era twesiga nga Mukama waffe, abakozesa ebyo bye twabayigiriza era nga munaabikolanga bulijjo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era twesiga Mukama waffe mu bigambo byammwe, nga mukola bye twabalagira era munaabikolanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tubeesiga, kubanga muli ba Mukama, ne tukakasa nti mukola era munaakolanga ebyo bye twabalagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era twesiga Mukama waffe mu bigambo byammwe, nga mukola bye tulagira era munaabikolanga.