2 Timothy 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bw'omanyi, abalala bonna mu Aziya banjabulidde, omuli ne Fugelo ne Erumogeno.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino okimanyi, ng’ab’omu Asiya bonna banjabulira, mu abo mwe muli Fugero ne Kerumogene.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kino okimanyi nga bonna abali mu Asiya bankuba amabega; ku abo ye Fugero ne Kerumogene.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omanyi nti ab'omu Asiya bonna banjabulira. Mu abo mwe muli Fugelo ne Erumogene.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kino okimanyi nga bonna abali mu Asiya bankuba amabega; ku abo ye Fugero ne Kerumogene.