2 Timothy 1:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabula ng'atuuse e Roma yanyiikira okunnoonya okutuusa lwe yanzigukako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe yatuuka e Ruumi, yafuba nnyo okunnoonya era n’anzuula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye bwe yali mu Ruumi n'anyiikira okunnoonya n'okulaba n'andaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yatuuka e Rooma, yafuba nnyo okunnoonya, era n'anzuula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye bwe yali mu Ruumi n'anyiikira okunnoonya n'okulaba n'andaba