2 Timothy 1:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama amuwe asange ekisa ky'Omukama ku lunaku olwo. Omanyi bulungi engeri gye yampeerezaamu mu Efezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama amukwatirwe ekisa ku lunaku luli. Era gw’omanyi bulungi nnyo byonna bye yakola mu Efeso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
(Mukama waffe amuwe okulaba okusaasirwa eri Mukama waffe ku lunaku luli), era n'okuweereza kwonna kwe yaweerezanga mu Efeso, ggwe okutegeera bulungi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'alituuka mu maaso ga Mukama ku lunaku luli, Mukama amukwatirwe ekisa. Era ggwe omanyi bulungi nnyo byonna bye yakola mu Efeso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Mukama waffe amuwe okulaba okusaasirwa eri Mukama waffe ku lunaku luli); era n'okuweereza kwonna kwe yaweerezanga mu Efeso, ggwe okutegeera bulungi nnyo.