2 Timothy 1:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe nzijukira amaziga go, ne njagala okujja okukulaba nzijule essanyu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nzijukira amaziga go ne neegomba okukulaba ndyoke nzijule essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nzijukira amaziga go, neegomba emisana n'ekiro okukulaba ndyoke njijule essanyu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe nzijukira amaziga ge wakaaba, neegomba okukulaba, ndyoke njijule essanyu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga nkulumirwa okukulaba, bwe njijukira amaziga go, ndyoke njijule essanyu;