2 Timothy 2:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyogerwa kino kya mazima, nti: Oba twafa wamu naye, tulibeera wamu naye;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekigambo kino kyesigwa ekigamba nti: “Obanga twafiira wamu naye, era tulibeera balamu wamu naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kino kyesigwa nti, “Oba nga twafa naye, era tulibeera balamu wamu naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekigambo kino kya mazima ekigamba nti: “Oba nga twafiira wamu naye, era tulibeera balamu wamu naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo kino kyesigwa nti Kuba oba nga twafa naye, era tulibeera balamu naye