2 Timothy 2:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weewale emboozi omubula ensa omutali ddiini, kubanga zongera bwongezi abantu ng'abo mu bukafiiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weewalenga ebigambo ebinyooma era ebitaliimu nsa, kubanga abantu bibongera bwongezi mu butatya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ebigambo ebitaliimu ebitali bya ddiini obyewalanga, kubanga bireetera abantu kweyongera bweyongezi mu butatya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weewalenga ebigambo ebitassaamu Katonda kitiibwa, era ebitaliimu nsa, kubanga abantu bibongera bwongezi kunyooma Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ebigambo ebitaliimu ebitali bya ddiini obyewalanga: kubanga baliyitirira mu butatya Katonda,