2 Timothy 2:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eyo gye mbonaabonera n'okutuusa okusibibwa enjegere ng'omubbi. Naye kyo ekigambo kya Katonda kasita tebakisibye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’Enjiri eyo, kyenva mbonaabona n’ensibibwa ng’omukozi w’ebibi. Naye ekigambo kya Katonda kyo tekisibiddwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjiri eyo gye mbonaaboneramu okutuusa ku kusibibwa, ng'akola obubi; naye ekigambo kya Katonda tekisibibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'Amawulire ago Amalungi kyenva mbonaabona, ne nsibibwa ng'omukozi w'ebibi. Naye ekigambo kya Katonda tekisibiddwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
gye mbonaboneramu okutuusa ku kusibibwa, ng'akola obubi; naye ekigambo kya Katonda tekisibibwa.