2 Timothy 3:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bulijjo abagezaako okuyiga naye abatasobola kutuuka ku kumanya mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abayiga bulijjo, kyokka ne batatuuka ku kutegeerera ddala amazima,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abayiga bulijjo, naye ne batayinza ennaku zonna okutuuka ku kutegeerera ddala amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abayiga bulijjo, naye ne batayinziza ddala kutegeera mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abayiga bulijjo, ne batayinza ennaku zonna kutuuka ku kutegeerera ddala mazima.