2 Timothy 3:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga Yanne ne Yambure bwe baawakanya Musa, na bano bwe bawakanya amazima, abantu abagwagwawadde, okulabira ku kukkiriza, abatakyabalibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga Yane ne Yambere abaawakanya Musa, ne bano bwe batyo bawakanya amazima. Be bantu abaayonooneka ebirowoozo, abatakyalina kukkiriza kutuufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nga Yane ne Yambere bwe baaziyiza Musa, ne bano bwe batyo baziyiza amazima; abayonooneka amagezi gaabwe, abatasiimibwa mu kukkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bali nga Yene ne Yambure abaawakanya Musa. Ne bano bwe batyo bawakanya amazima. Be bantu abaayonooneka amagezi, abatakyalina kukkiriza kutuufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nga Yane ne Yambere bwe baaziyiza Musa, ne bano bwe batyo baziyiza amazima; bayonooneka amagezi gaabwe, abatasiimibwa mu kukkiriza.